Intro Artin, ebbango waliwanika? Rickman Waliwanika? DT Timo Artin on the Beat Chorus Maama ebbango baaliwanika Ba-ba baliwanika Uh-uh, eh-eh Nkugambye baaliwanika, Hhmm Abaana mwana baaliwanika Eeh Nze nakkiriza baaliwanika Ebbango abaana twaliwanika, Eeh Okimanyi nti twaliwanika? Hhmm Uuh, Nze nakkiriza twaliwanika Eh, eh Ebbango baaliwanika Verse 1 Bali mbatya tebambala knicker Tebanyega ne bw'ogasinika Amagulu go baagagalika Tebatemya anti gaabakanuka Bano tobawona Tebakutya ne bw'oba Kabona N'obusente bwo nabwo babunona, eh Bo n'ekidongo batta mukago Bakulaba no no ba ssemitego Baaliwanika basiiba mu FACO, hmm Kati nze Rick ndaba balabe Chorus Maama ebbango baaliwanika Ba-ba baliwanika Uh-uh, eh-eh Nkugambye baaliwanika, Hhmm Abaana mwana baaliwanika Eeh Nze nakkiriza baaliwanika Ebbango abaana twaliwanika, Eeh Okimanyi nti twaliwanika? Hhmm Uuh, Nze nakkiriza twaliwanika Eh, eh Ebbango baaliwanika Verse 2 Babeera Buziga Nziga bazivuga Buki bamufuna Ate ne welo bamukuba Oh no! ne z'olina bazinona Bakukaliza n'ofuuka mukalu Ono Immaculate ne Nabukalu Bajja beezinya kino ekidigida Mbu ekidigida, ekidigida Ekidigida ekikwata ku Nabukalu Ekidigi.. eeh, Ekidigi.. hmmm Ekidigida ekikwata ku Nabuka.. Aaah Ekidigi.. eeh, Ekidigi.. hmmm Ekidigida ekikwata ku Nabukalu Oh no! Chorus Maama ebbango baaliwanika Ba-ba baliwanika Uh-uh, eh-eh Nkugambye baaliwanika, Hhmm Abaana mwana baaliwanika Eeh Nze nakkiriza baaliwanika Ebbango abaana twaliwanika, Eeh Okimanyi nti twaliwanika? Hhmm Uuh, Nze nakkiriza twaliwanika Eh, eh Ebbango baaliwanika Verse 3 Ne bw'ongyasa kati ssiyatika Ne bw'ommenya kati simenyeka Ne bw'onsesa kati sisinika Nze drinki nywera ku kabinika Maama, Selector yakikuba Selector yakikuba, yoo N'obwezinya kati sisituka Nzannya kyenda kati nze sisituka Bwe bampita kati siyitika Ne bw'ongyasa kati siyatika Ne bw'ommenya kati simenyeka N'obwesesa kati sisinika Drink nywera ku kabinika Mwana wa maama gwe wakikuba Chorus Maama ebbango baaliwanika Ba-ba baliwanika Uh-uh, eh-eh Nkugambye baaliwanika, Hhmm Abaana mwana baaliwanika Eeh Nze nakkiriza baaliwanika Ebbango abaana twaliwanika, Eeh Okimanyi nti twaliwanika? Hhmm Uuh, Nze nakkiriza twaliwanika Eh, eh Ebbango baaliwanika Verse 4 Ba Ghetto Youths baliwanika Abasomi kyo mwaliwanika Basama, January yabalemesa December lwe musobola Champagne Papi yaliwanika Meddie Vibe n'aliwanika Bebina n'aliwanika Ethania wakikuba
Advertisement
Good Night featuring Lydia Jazmine | Rickman Manrick
7290 Views
Okilinamu Obuzibu | Rickman Manrick
5109 Views
Ebango featuring DT Timo | Rickman Manrick
6787 Views
Kati Nanga | Winnie Nwagi
14861 Views
Ten Over 10 | Azawi
16662 Views
Siri Safe | Acidic Vokoz
13436 Views
Byowaba | Bebe Cool
3598 Views
Ntya featuring Winnie Nwagi | Zex Inchi Kumi Bilangilangi
4322 Views
Gwokya Nga Omuliro | Lydia Jazmine
3645 Views
Wana Wankya | BentiBoys Africa
11874 Views
Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
12409 Views
Dont Stop | Bebe Cool
6186 Views
Advertisement